Museveni simumativu n'enkola ya UDB, agamba waakunoonyereza

Описание к видео Museveni simumativu n'enkola ya UDB, agamba waakunoonyereza

Pulezidenti Museveni agamba nti tannalaba bibala biva mu Uganda Development Bank, ate nga gavumenti egiteekamu ensimbi nnyingi okusobola okuziwola bannamakolero, abasuubuzi n'abalimi abazeetaaga okwongera okwekulaakulanya. Ng’ayogerako eri abakulira ebitongole ebyenjawulo abakunganidde mu Kampala, Museveni ategeezezza nti banka eno wakuginonyerezaako okuzuula ekituufu ekigiremeseza okukola emirimu nga waliwo bangi abayita mu kusoomozebwa kw'ebyensimbi.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке