Enviiri n’obulaasi:Gwe bazisalirako mu kkomero teyasigala ky’ekimu

Описание к видео Enviiri n’obulaasi:Gwe bazisalirako mu kkomero teyasigala ky’ekimu

Oluvannyuma lw'okusalwako enviiri z'ekiraasita ze yali amaze nazo emyaka 17, Latif Madoi yakkirizza nti zaabadde ntuuko za kusalako nviiri ze kyokka yagaanye okuzireka mu kkomera nga ayagala abeeko by'azitungamu kw'anaalabiranga.Ategeezezza nti yafuba okutaasa enviiri bwe yasaba omulamuzi alagire ab’ekkomera obutazimusalako kyokka ab’ekkomera kino tebaakigondera.Kyokka agamba afiirwa tasula ku malaalo obulamu bulina okugenda mu maaso yadde yafiirwa ekintu ensi kwe yali emumanyidde.
#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке