Abamu ku baakosebwa mu njega y’e Kiteezi baamuse enkambi

Описание к видео Abamu ku baakosebwa mu njega y’e Kiteezi baamuse enkambi

Tukitegedde nti Abantu abasukka mu makumi ataano be baamuse enkambi ey'ekiseera eyateekebwawo okubuddamya abantu abaakosebwa mu njega y'e Kiteezi.Okusinzira ku Red Cross, abaavudde mu nkambi eno bebo abaali abapangisa mu nnyumba ezaakosebwa okubumbulukuka kw'akasasiro. Bbo bannyini mayumba agaayonoonebwa mu njega eno bakyagumbye mu nkambi eno, nga bwe balinda gavumenti ebalambike ku kiki ekiddako .

.#ntvnews #NTVNews #Akawungeezi


For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке