Ensonga z'omwana alina ekituli ku mutima ziyinze abasawo baakuno

Описание к видео Ensonga z'omwana alina ekituli ku mutima ziyinze abasawo baakuno

Kyandiba ng'essuubi ly'abaana bonna abazaalibwa n'ebirwadde ebyekuusa ku mutima okuba nga basobola okulongoosebwa wano nebatereera likendeera. Kino kiddiridde omwana Ramin Naluzze, eyazaliibwa n'ekituli ku mutima wabula nga abasawo baakuno baakatemye bazadde be nga bbo embeera ye bw'ebasusseeko. Bano babawadde amagezi okusonda ensimbi omwana bamutwale ebweru w'eggwanga wabula ng'embeera y'abazadde ey'obwavu tebasobozesa. Uganda Heart Institute etunnyonnyodde lwaki embeera ya Naluzze yabayinze.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке