Essomero eryaseresebwa essanja e Masaka lifunye ebizimbe ebipya

Описание к видео Essomero eryaseresebwa essanja e Masaka lifunye ebizimbe ebipya

Abayizi b'essomero lya Lyakibiriizi Cope Primary School erisangibwa mu gombolola ye Kyazanga mu district ye Lwengo bali mu kubinuka masejjere oluvannyuma lw'okufuna ebizimbe ebipya. Essomero lyetwogerako lyali lyaseresebwa ssanja era ng’embeera abayizi mwe baali basomera nga teyeeyagaza kubanga n’ebibiina baali babigabana.

#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке