OMUMBEJJA ATUKAKASIZZA NTI MAYIGA ALIMBA TANNAYOGERAKO NA SSAABASAJJA.

Описание к видео OMUMBEJJA ATUKAKASIZZA NTI MAYIGA ALIMBA TANNAYOGERAKO NA SSAABASAJJA.

Mayiga ne banne bawamba Buganda nga bayita mu Kabaka asiimye. Nga bulijjo bwebabadde nga balimba abantu mbu Kabaka asiimye nga bwebagoba ku ttaka, ne leero Mayiga bwabalimbye mbu yayogedde ne Kabaka namwebaza emirimu. Ate gwebagamba nti ali mu balalu? Abasajja bano tebalina kirala kyebakola okujjako okulimba, mpozzi okubba n'okutemula. Mayiga yakkiriza nayimirirawo nga akulira omulimu gw'okulimba Abaganda ebirimbo ebingi ennyo, mumubanje Kabaka obutamuweza.

Комментарии

Информация по комментариям в разработке