OMUKUUMI WA KABAKA EYASUDDEWO OMULIMU:Amagye gataddewo akakiiko ku Capt. Edward Ssempijja

Описание к видео OMUKUUMI WA KABAKA EYASUDDEWO OMULIMU:Amagye gataddewo akakiiko ku Capt. Edward Ssempijja

Amagye gategeezezza nga bwegagenda okuteekawo akakiiko kanoonyereza ku munnmagye Capt Edward Ssempijja abadde akulira amagye agakuuma Kabaka agambibwa okusuulawo omulimu .Omwogezi w'amagye Brig. Felix Kulaigye akakasizzaa nti ono yasuulawo omulimu kati ennaku kkumi eziyise.




#NTVNews #Akawungeezi


For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке