Ssemakadde alayiziddwa :Essira waakulissa kukulwanirira eddembe lya bannayuganda

Описание к видео Ssemakadde alayiziddwa :Essira waakulissa kukulwanirira eddembe lya bannayuganda

Okulwanirira eddembe ly'abannayuganda, okulwanyisa ekibba ttaka n'okulaba ng'akalulu ka bonna aka 2026 kabaamu obwenkanya by'ebimu kwebyo Pulezidenti w’ekibiina ekitaba bannamateeka omuggya , Isaac Ssemakadde byagenda okussaako essiraOno ne banne beyalondebwa nabo ku kakiiko akakulembera ekibiina kino leero balayiziddwa Kyokka Ssemakadde, ayagala abakiise ba gavumenti bave ku kakiiko ka Uganda Law Society ng’agamba nti baliko mu bumenyi bw’amateeka.

#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке