Engendo za Ssekukkulu, ab’e Mubende baasuze ku kkubo lwa luguudo

Описание к видео Engendo za Ssekukkulu, ab’e Mubende baasuze ku kkubo lwa luguudo

Ebyentambula bisannyaladde ku luguudo oluva e Mityana okudda e Mubende mubitundu bya Kalongo ne Mukyenda oluvannyuma lw'enkuba okufudemba eviiriddeko oluguudo okuseerera. Tukitegedde nti abagoba abamu baasuze wano olw'embeera y'ekkubo okulabalemesa okweyongerayo era nga akalippagano ketusanzeewo ka maanyi. Oluguudo luno luli mu kukolebwa era ekitongole ekikola enguudo ki UNRA kyakalakase ebitundu ewabadde wasinga okubeera ebinnya nga kirowoozebwa nti ky'ekiviiriddeko akaseerezi.

#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке