Kabaka asabye amateeka gakole ku b’onoona obutonde

Описание к видео Kabaka asabye amateeka gakole ku b’onoona obutonde

Kabaka Ronald Muwenda Mutebi asabye Bannayuganda okwegendereza nga balonda bannabyabufuzi mu kalulu ka bonna eggwanga lyekanaatera okukuba.

Kabaka abantu abakubirizza okulonda abo abanaafaayo ku byetaago byabwe so si abanoonya okuba mu bifo kyokka.

Olwaleero lunaku lwa Bulungibwansi mu Buganda era Kabaka ayogedde ku bantu aboonoona obutonde bw’ensi nasaba awatali kufaayo ku kiki ekiyinza okuddirira olw n’asaba abakwasisa amateeka bongere amaanyi mumkufuuza omuze guno. Omukolo gw’olunaku luno gubadde mu lubiri e Mmengo

#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке