BBOMU YE KOMAMBOGA: Bannalukalala ba ISIS beewaanye nti be baagiteze

Описание к видео BBOMU YE KOMAMBOGA: Bannalukalala ba ISIS beewaanye nti be baagiteze

Abatujju b’akabiinja akaminyiddwa nga Islamic State bavuddeyo ne beewaana nti bebaabadde emabega w’obulumbaganyi bwa bbomu eyabaluse e Komamboga ku Lwomukaaga lwa wiiki ewedde .Akabinja kano kasinzidde ku mikutu gy’ako egya Telegram nekategeeza nti mu kulumba ekifo kaakitegedde bulungi nti waabaddewo bambega ba gavumenti.Kyoka police ya Uganda egamba bino terina kyebimanyiko era nga yo ekyagenda mu maaso n'okunoonyereza kwayo. #NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке