Yiino emboozi ya Brenda Afaayo ku kyeyo kyamazeeko emyaka 6

Описание к видео Yiino emboozi ya Brenda Afaayo ku kyeyo kyamazeeko emyaka 6

Banna Uganda baangi ab’ettanira okugenda obweru w’eggwanga okukuba ekyeyo nga banoonya okukyuusa embeera y’obulamu, era okusinziira ku government abasoba mu mitwalo 14 bebali mu mawanga g’abawalabu. Kyoka baangi bwebatuka eyo bayita mu kusomooza okutali kumu gamba ng’okutulugunyizibwa, okummibwa omusaala gwabwe abamu batuuka n’okuzzibwa okwaboobwe nga bali mu mbeera mbi ddala songa abandi bafiirayo. Ogenda kuwulira emboozi ya Brenda Afaayo amaze ku kyeeyo emyaka mukaaga ng’anyonyola byayiseemu n’engeri ki banna Uganda abakolera mu mawanga g’abawalabu gyebayinza okubeerayo mu Mirembe. Herbert Kamoga awayizaako naye.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке