OKUKOLA OLUTINDO LW’E KARUMA : EBITUNDU 90% BIWEDDE NGA LWAKUGGULWAWO MU WIIKI ENO

Описание к видео OKUKOLA OLUTINDO LW’E KARUMA : EBITUNDU 90% BIWEDDE NGA LWAKUGGULWAWO MU WIIKI ENO

Omulimu gw'okudaabiriza olutindo lwa Karuma wetwogerera bino nga gutuse ku bitundu 90% era okusinziira ku Allan Ssempebwa omwogezi wa UNRA, luno lwakuggulwawo obutasukka nga 20 omwezi guno mubutongole.

Kinajjukirwa nti minisitule yebyentambula yasuubiza bannauganda nti olutindo luno lwakuggulwo nga ssekukkulu tenatuuka ngakitegerekese nti ensonga eno ekyasimbidwako esiira.
#KTVUpdates #AMALINDIRIRE

Комментарии

Информация по комментариям в разработке