Kiikino ekikondo webatandikira okubala kilommita mu Kampala

Описание к видео Kiikino ekikondo webatandikira okubala kilommita mu Kampala

Buli lw'otambulira ku nguudo naddala ezifuluma ekibuga,kuliko obupande obulaga obuwanvu bw'olugendo lwewakatambula.Kyoka batono abakimanyi nti okubala obuwanvu buno kutandikira ku kikondo kimu ekisangibwa mu kampala munda mu kizimbe ekimanyiddwa nga Umber.Ekikondo kino kyasimbwawo bafuzi b'amatwale mu mwaka 1907 kati gye myaka 117 egyakayita.#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке