Jimmy Akena ateereddwa ku nninga

Описание к видео Jimmy Akena ateereddwa ku nninga

Omubaka wa munisipaali y'e Lira, Jimmy Akena ayanukudde abakulu mu UPC ku by'okumunonyerezako mbu ayekera ssenkulu w'ekibiina ekyo Olara Otunnu. Okusinziira ku bbaluwa eyawandikibwa ssaabawandiisi wa UPC, John Oditi eri abakulu ba Obote Foundation, Akena agambibwa okuba nti aliko ebikolwa ebivvoola ssemateeka w'ekibiina byeyenyigiddemu, nga n'olwekyo asaana akangavvulwe.

Комментарии

Информация по комментариям в разработке