Okunoonyereza ku bubbi, amaka g’akulira abakuumi b’omukama wa Bunyoro gaaziddwa

Описание к видео Okunoonyereza ku bubbi, amaka g’akulira abakuumi b’omukama wa Bunyoro gaaziddwa

Ab'ebyokwerinda bakedde kwebungulula maka g'akulembera abakuumi b'omukama wa Bunyoro Francis Atugonza n'ekigendererwa eky'okugaaza.Kigambibwa nti poliisi okuva e Kyankwanzi ebadde eriko okunoonyereza kw'ekola ku bubbi obw'abadde mu kitundu ky'e Kyankwanzi nga n'omumyuka wa RDC Peruth Kabale naye ababbi tebaamulabizza ku njuba.Atugonza agamba nti ekibadde ewuwe kyekuusa ku nkayaana ezigenda mu maaso mu Bukama wabula bino Obukama bubyesammudde.

#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке