UHRC eyagala enguudo eziri obubi mu Kampala zikolweko

Описание к видео UHRC eyagala enguudo eziri obubi mu Kampala zikolweko

Ekitongole ky'eddembe ly'obuntu kisabye minisitule y'ebyensimbi wamu n'ekitongole ki KCCA okulaba nga wabaawo ssente ezimala okukola enguudo mu Kampala, Wakiso ne Mukono. Bino byabadde mu alipoota akakiiko kano ey'omwaka 2023 gyekakwasizza palamenti olunaku lweggulo, akakiko mwekenyamiridde olw'embeera y'amakubo embi. Akakiiko kagamba nti embeera y'enguudo ekozesa nnyo abantu.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке