Abaliraanye ekkolero lya Mandela basattira lwa lusozi lw’ettaka

Описание к видео Abaliraanye ekkolero lya Mandela basattira lwa lusozi lw’ettaka

Wabaluseewo okutya mu batuuze b'e Busega mu district y'e Wakiso olw'entuumu y'ettaka ezze ekolebwa kampuni ya Mandera Millers Limited okuliraanira ddala n'ekifo webakolera.Ettaka lino likoledde ddala akasozi akataaliwo era nga bano bakolera ku bunkenke kubanga balowooza akadde konna ettaka lino lyandiyigulukuka ate nekiviirako okufiirwa obulamu.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке