Bebe agamba Bobi alina okumwetondera

Описание к видео Bebe agamba Bobi alina okumwetondera

N’okutuusa ku ssaawa eno bannayuganda bangi bakyewuunya ekikolwa ekyabaddewo akawungeezi ka jjo, abayimbi Bobi Wine ne Bebe Cool bwebeekutte mu ngalo nebeegwa ne mu bufuba, ekintu ekitaabaddewo okumala emyaka kumpi kkumi.

Ababiri baasisinkaanye mu kivvulu ky’omuyimbi Edirisa Musuuza oba Eddy Kenzo ku Serena Conference Centre.

Bobi ne Bebe, mpaawo ku bbo yasuubidde kusisinkana munne newankubadde nga bombi basanyufu olw’akabonero kano.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке