Kiiza Besigye asindikiddwa ku alimanda e Luzira oluvanyuma lw’okuggulwako emisango 4

Описание к видео Kiiza Besigye asindikiddwa ku alimanda e Luzira oluvanyuma lw’okuggulwako emisango 4

Munnamagye eyaganyuka Col. Dr. Kiiza Besigye asindikiddwa ku alimanda e Luzira oluvanyuma lw’okuggulwako emisango 4 nga langibwa kusangibwa emisango 4 egy’okuusa ku kusangibwa ne pisito.

Ono yakwatibwa ku nkomerero ya sabiiti ewedde mu ggwanga lya Kenya ne Obeid Lutale.

Ssentebe wa kkooti y’amagye Brig. Gen. Robert Freeman Mugabe bano abasindise e Luzira okutuusa nga 2 Dec. 2024.

Комментарии

Информация по комментариям в разработке