Abasumba b’abalokole e Luweero basabidde eggwanga

Описание к видео Abasumba b’abalokole e Luweero basabidde eggwanga

Abasumba b’abalokole mu district y’e Nakaseke basabidde emirembe mu ggwanga nga twetegekera okulonda kwabonna okwa 2026.Mu kusaba kw’okumalako omwaka okwategekeddwa mu kibangirizi ky’ekanisa ya All Saints e Kiwoko, okwetabiddwako n’eminisita omubeezi owa Kampala Kabuye kyofatogabye, basabye nti okuyiwa omusaayi okwaliwo mu kulonda okuwedde kuleme kubaawo ku mulundi guno. #NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке