EBYALI MU ARUA: Ba looya baagala okuwozesa abaakwatibwa kwanguwe

Описание к видео EBYALI MU ARUA: Ba looya baagala okuwozesa abaakwatibwa kwanguwe

Ekibiina ekigatta bannamateeka ekya Uganda Law Society kisabye waberewo obwangu mu kuwozesa abantu bona abakwatibwa nebagulwako emisango egyekuusa ku mivuyo egyali mu kulonda kwa Aura. Ekibiina kya bannamateeka era kivumiridde ebikolwa ebyokuwozesa abantu babulijjo mu kkooti z’amaggye nebawera okwekubira eduulu mu kkooti ettaputa ssemateeka.

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке