Wuuno omusajja ow’emyaka 52 e Kiryandongo asoma P.5

Описание к видео Wuuno omusajja ow’emyaka 52 e Kiryandongo asoma P.5

Nga bwe bagamba nti okusoma kyekisumuluzo ky'okubeera obulungi, tuzze n'emboozi ya musajja mukulu Leopoldo Okongo eyasalawo adde mu ssomero oluvannyuma lw'emyaka 30 nga talaba ku lubaawo. Ku myaka 52 ono asoma kibiina kyakutaano ku Canrom Primary School erisangibwa e Kiryandongo era nga bayizi banne bato ekimala okuba bazzukulu.

#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке