Minisita Byamukama agamba ekisaawe ky’ennyonyi e Hoima kisemberedde okumalirizibwa

Описание к видео Minisita Byamukama agamba ekisaawe ky’ennyonyi e Hoima kisemberedde okumalirizibwa

Waliwo essuubi nti wegunaatuukira omwana ogujja mu mwezi ogw’omwenda ekisaawe kyennyoni ekye Hoima ki Kabalega International Airport kijja kuba kiggulwawo.Okusinziira ku Minista Omubeezi ow'ebyentambula Fred Byamukama, omulimu gw’okukola ekisaawe kino gubulako ebitundu bitaano byokka guggwe.Olunaku lw’eggulo Byamukama yalambudde ku mulimu gw’okuzimba ekisaawe kino.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке