GEN DICK OLUM :Ayogedde okusomoozebwa kwayisemu mu DR Congo

Описание к видео GEN DICK OLUM :Ayogedde okusomoozebwa kwayisemu mu DR Congo

Gen Dick Olum yalondebwa okudduumira ebikwekweto bya Operation Shujjaa eby’okulwanysia abajambula ba ADF mu Ggwanga lya Congo mu 2022.

Ono wiiki eno yakyusuddwa nasindikibwa mu ggwnaga lya South Sudan era nga Maj. Gen Richard Otto yeyamuddidde mu bigere .
Tubaddeko mu mboozi ey'akafubo ne Gen. Olum n’atubuulira byasobodde okukola saako okusomoozebwa kwasanze.#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке