Bazadde b'omwana ow’emyaka 14 abaserikale gwe baakabasanya basaba bwenkanya

Описание к видео Bazadde b'omwana ow’emyaka 14 abaserikale gwe baakabasanya basaba bwenkanya

Waliwo abaserikale babiri mu bitundu by'e Buyende abasongeddwamu olunwe nti bakakkana ku mwana ow'emyaka 14 gyokka nebamugagambula obumuli.Bino byaliwo ng'ennaku z'omwezi 16 Ogwomunaana omwaka guno ku kasiki aka fayinolo z'obwa nnalulungi wa Busoga ezaakulemberwa ebikujjuko by'okulonnya olusozi Kagulu okubaawo buli mwaka.Aba famile y'omwana, bagamba nti poliisi ekyagaanye okubawa obwenkanya kubanga abasajja aboogerwako ne kati bakyayinaayina. Poliisi erudda eyo yewozezzaako ng'egamba nti bakyalina okunoonyereza kwe bakola.
#ntvnews
#Akawungeezi


For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке