Ebbanga eryabaweebwa lyaggwako: Eria Lukwago ayogedde ku badabiriza enguddo mu Kampala

Описание к видео Ebbanga eryabaweebwa lyaggwako: Eria Lukwago ayogedde ku badabiriza enguddo mu Kampala

Loodi Meeya wa Kampala Erias Lukwago ayagala akulira egye erikuuma omukulembeze w’eggwanga li Special Forces command eryaweebwa eddimu ly’okudaabiriza enguudo mu Kampala aveeyo anyonnyole eddimu lino werituuse.

Okwogera bino Loodi meeya abadde ayogera ku nzirukanya y’emirimu mu Kampala.

Ono agamba wadde KCCA yayongezeddwa ensimbi mu mbalirira y’omwaka gw’eby’ensimbi ogujja bannayonga babeera n’esuubi ttono ku nsonga y’obutale ne Kasasiro.

Комментарии

Информация по комментариям в разработке