OKUTEEKERATEEKERA EGGWANGA : ABABAKA BAKUBYE EBITULI MU ALIPOOTA Y’OMULUNDI OGW’OKUNA

Описание к видео OKUTEEKERATEEKERA EGGWANGA : ABABAKA BAKUBYE EBITULI MU ALIPOOTA Y’OMULUNDI OGW’OKUNA

Ababaka ba Palament abatuula ku kakiiko akebyembalilira bakubye ebituli munteekateeka ya National Development Plan nga bagamba nti gavumenti tebalambululidde bulungi nsimbi gyezigenda kuva ezigenda okuddukanya emirimu gy’eggwanga mu myaka etaano.
#KTVUpdates #AMALINDIRIRE #kickstartconference2025

Комментарии

Информация по комментариям в разработке