Owa SFT eyatta abantu e Mayuge kkooti emusalidde ekibonerezo kya kalabba

Описание к видео Owa SFT eyatta abantu e Mayuge kkooti emusalidde ekibonerezo kya kalabba

Private Robert Birivumbuka omujaasi w’eggye erikuuma omukulembeze w’eggwanga eyasasira abantu mwenda amasasi natta bataano mu disitulikiti ye Mayuge, bamusalidde gwakuwanikibwa ku kalabba Kkooti y’amagye eyatudde mu disitulikiti ye Mayuge nga yatudde yesalidde Birivumbuka oluvannyuma lw’okumusingisa emisango egyenjawulo omuli ettemu okugezaako okutta n’okwekobaana okuzza omusango #NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке