Church Of Uganda Songs - KWATA OMUKONO GWANGE (315) Luganda Hymns Choir - Hymns With lyrics - Israel

Описание к видео Church Of Uganda Songs - KWATA OMUKONO GWANGE (315) Luganda Hymns Choir - Hymns With lyrics - Israel

Church Of Uganda Songs - KWATA OMUKONO GWANGE (315) Luganda Hymns Choir - Hymns With lyrics - Israel

LISTEN TO LUGANDA AUDIO BIBLE:
   / @lugandabible8506  

SUBSCRIBE TO THIS CHANNEL:
   / @lugandahymns  

Kwata omukono gwange ndi munafu,
Sirina maanyi nnafuwadde nnyo,
Naye bw’onkwata siriiko kyennaatya,
Naasobolanga byonna eby’entiisa.
2
Mulokozi kwata omukono gwange,
Onsembeze kumpi n’omwoyo gwo,
Nzikiza ekutte onjakire nze,
Nneme okukyamanga mu kkubo lyo.
3
Kwata omukono gwange ggwe otegeera,
Enkwe n’obulimba bwa Setaani,
Bw’obeera nange nnaafuna emirembe,
Nnatambulanga n’essanyu lingi.
4
Kwata omukono gwange mu bulwadde,
Nga nzirika nga ssissa mukka nnyo,
Onsomose omugga gw’okufa kwange,
Ontuuse gyoli lwa Ssaddaka yo.


These are luganda hymns like for example abatambuze bayita and these luganda hymns songs are also shared on the luganda hymns youtube channel so in case you are searching for luganda anglican hymns, this is the place for you.

These hymns songs are also hymns with lyrics, hymns of faith and also hymns of praise so if you want other anglican hymns or maybe protestant hymns, these hymns and psalms are what you need.

zino enyimba za krist z'enyimba eza Katonda era choir hymns sng by namirembe cathedral choir and the namirembe choir is a church of uganda choir situated at namirembe cathedral.

Wuliriza enyimba ezamaloboozi with hymns.

SHARE THIS VIDEO:
   • Church Of Uganda Songs - KWATA OMUKON...  

VISIT WEBSITE:
http//www.injibscosmets.com

#lugandahymns #churchofuganda #namirembechathedralchoir

Комментарии

Информация по комментариям в разработке