Okutta Suzan Magara; omujulizi owa 21 ayogedde ebyaliwo

Описание к видео Okutta Suzan Magara; omujulizi owa 21 ayogedde ebyaliwo

Okuwulira ogw'okutta Susan Magara kukyagenda mu maaso mu kkooti enkulu mu maaso g'omulamuzi Alex Ajiji Mackay  ng’olwaleero oludda oluwaabi luleese omujjulizi owa 21 nga ono muserikale wa poliisi akola ku kwekebejja ,okwekenenya n'okukwata ebifananyi ewaba waddiziddwa omusango. Omuserikale aleeteddwa ye Icoot Robert ng’akolera ku kitebe kya  poliisi e Naguru ng’ono aleeteddwa okuwa obujjulizi mu musango gw’okutta Susan Magara eyatibwa 27/02/2018.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке