Jackson Kiprop akuziddwa n'atuuka ku ddaala lya Chief Warder

Описание к видео Jackson Kiprop akuziddwa n'atuuka ku ddaala lya Chief Warder

Omuddusi wa Uganda Jackson Kiprop nga muserikale w'Amakomera olwaleero lwamukeredde bulungi bwakuziddwa n'atuuka ku ddaala lya Chief Warder.

Kiprop ng'abadde ku ddaala lya Corporal Warder, azze akolera bulungi mu mpaka ezitali zimu mwawangulidde emidaali egiwera.

Omusasi waffe abaddewo nga Kiprop akuzibwa.

Комментарии

Информация по комментариям в разработке