Ettaka lyo lye liriwa?Omusumba atunudde ebikalu mu maaso g’omulamuzi

Описание к видео Ettaka lyo lye liriwa?Omusumba atunudde ebikalu mu maaso g’omulamuzi

Waliwo Omusumba atunudde ebikalu mu maaso g’omulamuzi bw'alemereddwa okulaga ettaka lyakaayanira we liri. Omusumba ono yaloopa abantu 8 nga abalumiriza okwesenza ku ttaka lye.Bino bibadde Lugazi mu district y'e Buikwe nga ettaka erikaayanirwa lisangibwa Ssi mu Bukunja.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке