Yiino emboozi ya Olivia Lutaaya. eyayimbuddwa ku kisonyiwo kya Museveni

Описание к видео Yiino emboozi ya Olivia Lutaaya. eyayimbuddwa ku kisonyiwo kya Museveni

Oluvanyuma lw’okuyimbulwa mu kkomera ku kisonyiwo ky'omukulembeze w'eggwanga, Munnakibiina ki NUP, Olivia Lutaaya alojja embeera gyayiseemu mu kiseera w’abeeredde mu Mbuzi-ekogga. Ono agmaba nti ne famire ye tesigadde kyekimu nga mu kiseera kino nga ne Mutabani we kumpi takyamutegeera bulungi. Lutaaya abadde ayoza ne kummunye agamba nti yatuuka essuubi ly'okuyimbulwa nerimuggwamu oluvannyuma lw'emirundi egiwera etaano nga kkooti y'amagye egoba okusaba kwabwe okwokweyimirirwa. Peter Sserugo awayizzaamu naye. #NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке