MWESIBE BBIRI OLW’EMISOLO :Ababaka bayisizza ogw’amafuta , amazzi n’abaggyayo ssente

Описание к видео MWESIBE BBIRI OLW’EMISOLO :Ababaka bayisizza ogw’amafuta , amazzi n’abaggyayo ssente

Palamenti eyisizza omusolo gwa excise amendment duty 2024 guno nga gugenda kwongera enusu kikumi ku buli ku litre ya Diesel ne petrol, Kyokka nga egaanye okwongera omusolo gw'ennusu ebisatu ku buli lita ya Paraffin oba amafuta g'etaala.Ababaka balabudde banna uganda okwesiba ebbiri nga bagamba omusolo okwongerwa ku mafuta kitegeeza nti ebeeyi y'ebintu ebikozesebwa mu obulamu obwa bulijjo ya kulinnya.

. #NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке