Seminary Ye Nyenga Bwefanana Ku Myaka 100 Kino Kisufu

Описание к видео Seminary Ye Nyenga Bwefanana Ku Myaka 100 Kino Kisufu

Omukolo gw'okujaguza emyaka 100 eza St Joseph seminary Nyenga e Buikwe gutandise na kugulawo ekizimbe ekipya ekizimbidwa ekijaguzo eky'emyaka 100 kino kigudwawo His Excellency Luigi Bianco

Oluvanyuma enyiriri za father na bayizi nga ba kulembedwamu band zisimbye lwakasota okugenda mu kiffo awabade wategekedwa okusaba kwe bijaguzo.

Eno abantu katta amasanyu gabuze okubatta nga basanyusibwa kwaaya ebade ekolobya enyiimba ezibade zitendeleza omutonzi olw'okubatusa ku kkula lino.

Omukolo guno gubadeko ebintu eby'enjawulo obade abayizi abaze basindika elyaato elileese ekitabo ekitukuvu.

Abantu ab'ebikonge eby'enjawulo okuva ebule ne bweeya bebetabye ku bikujjuko bino n'abakungu okuva mu gavumenti eyawakati nga ba kulembedwamu amyuka sipiika wa palamenti Thomas Tayebwa tebagubuzeeko.

Tayebwa asubiza okuyambako mu ntambuza y'emilimu mu kiggo kino nga akozesa ekiffo kye.
Byte.................................. Thomas Tayebwa

Omubaka wa Papa mu Uganda Luigi Bianco asiimye bona abayambyeko okulaba nga ekigo kino kiweza emyaka gino.
Byts................................. Luigi Bianco

Bishop w'esaza ly'e Lugazi Christopher Kakooza agambye okudukanya ekigo sikyangu era asiimye ababade mu kudukanya ekiffo kino saako ne mukolo egitegekedwa.
Byts................................ Christopher Kakooza.

Комментарии

Информация по комментариям в разработке