ZUNGULU: Waliwo n'ababaka ba NUP abewozezzaako olw'obutalabika mu lukiiko Principal

Описание к видео ZUNGULU: Waliwo n'ababaka ba NUP abewozezzaako olw'obutalabika mu lukiiko Principal

Ssabiiti eno, ekisinze okugulumbya bannayuganda emitwe gw'emusana ogwaka ng'ogunaggwa mu ggulu, era nga abamu gubula kubasuula ddalu anti bye boogera tebikyakwatagana. Waliwo n'ababaka ba NUP abewozezzaako olw'obutalabika mu lukiiko Principal lweyayise nga bagamba nti waliwo eyabajja mu whatsapp group y'ekibiina.Bino n'ebirala bingi tubikuleetedde mu kanyomero kaffe aka buli Lwakutaano aka Zungululu.




 #NTVNews #Akawungeezi


For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке