Eyeeyita Yesu agasimbaganye nomulamuzi| Konslata Taaka

Описание к видео Eyeeyita Yesu agasimbaganye nomulamuzi| Konslata Taaka

Omulamuzi wa kkooti esookerwako e Luwero Tindyeebwa Christopher Adyeeri asindise eyeeyita Yesu, n’omugoberezi we mu kkomera e Butuntumula, okutuusa nga 29 omwezi guno, lwakutataaganya nteekateeka za gavumenti. Kingi Navas Veran eyeeyota Yesu, n'omugoberezi we Erishani De Gresher, abatuuze b’e Katikamu e Luwero, emisango bagikirizza nga bagamba bbo tebayinza ku kkiriza ku babala kuba ensi mwebava ey’obwa Katonda yababala dda.

Комментарии

Информация по комментариям в разработке