Omuserikale akubye omuntu amasasi

Описание к видео Omuserikale akubye omuntu amasasi

Omuserika ateeberezebwa okuba omu ku bakuuma ab’ebitiibwa mu ggwanga akidde omugoba w’emmotoka eneetisi y’emigugu namukuba essasi erimuttidewo okumpi ne woteri ya Sheraton mu Kampala. Tukitegedde nti omuserikale ono abadde atambulira ku kabangali ne banne asoose kusaba abadde avuga ,motoka okubadde ebidomola okumuwa ekyanya yye ne banne bayitewo bwaluddewo okubasegulira omuserikale kwekuva ku kabangali namukuba essasi erimuttidewo.

#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке