Zungulu: Golola ali Makerere

Описание к видео Zungulu: Golola ali Makerere

http://www.ntvuganda.co.ug/
Mu Uganda wandisuubidde nti nga bwetulaga mu nnaku enkulu, buli omu yandibadde anoonya ssente, kwesunga kusanyuka n'okukyalira ku mikwano gye. Ekyo okutwaliza awamu ssi bwekiri - kubanga tugenze kutuuka mu mwezi guno, ng'eriyo abakyewerera okukuba bannaabwe n'abandi okubasuula mu kkomera ennaku enkulu bazikwatire eyo. Awo omusabi w'essaala w'agambira nti Katonda asaasire Uganda n'abagirimu.

Комментарии

Информация по комментариям в разработке