Omukama asabye ab'e Ntoroko bayambibwe mukolo gw'empango

Описание к видео Omukama asabye ab'e Ntoroko bayambibwe mukolo gw'empango

Omukama w'obukama bwa Toro Oyo Nyimba Kabamba Iguru ayagala gavumenti eveeyo eyambe abntu baalumbwa amataba mu kitundu ky'e Ntoroko mu bwangu.

Omukama mweraliikirivu olw'okunoonyereza okwalaga nti akawuka akaleeta mukenenya mu Bukama bwe kegiriisa ng'ekigotta entula.

Ono abadde n'abantu be nga bajaguza omukulo gw'empango ey'emyaka 29 nga alamula obukama buno.
#ntvnews
#Akawungeezi


For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке