OKUGOBA ABABAKA KU BWA KAMIISONA: Okukungaanya emikono kutandise, waliwo ababyepenye

Описание к видео OKUGOBA ABABAKA KU BWA KAMIISONA: Okukungaanya emikono kutandise, waliwo ababyepenye

Waliwo ababaka ba palamenti abatandise okuteeka emikono ku kiwandiiko ekigendereddwamu okujja ba kamisona ba palamenti bana ku buvunanyizibwa buno, nga abakuliddemu omulimu guno bagamba nti bano basiwuuka empisa bwe beegabira akawumbi kamu n’obukadde lusanvu.

Ababaka abatadde emikono ku kiwandiiko kino bagamba nti kino bakikoze kubanga ebyakolebwa ba kamisona bano birabisa bubi palamenti ate nga yerina okulwanyisa obulyake.Abasoloza emikono gino tebabadde balambulukufu ku mikono emeka gye bakafunawo okuva olunaku lw’eggulo.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке