Entiisa e Komamboga: Abazimbi basatu bafiiridde mu kinnya

Описание к видео Entiisa e Komamboga: Abazimbi basatu bafiiridde mu kinnya

Abantu 3 bafiiridde mu kinnya kya kazambi e Komamboga central zone mu Ggombolola y’e Kawempe.Kigambibwa nti bano babadde bakozi ku kizimbe mu kitundu kino era nga babadde bagezaako okussaayo midumu egitwala amazzi.
Okusinziira ku poliisi, Nnannyini kizimbe waakukwatibwa. #NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке