Nkwegomba N'omutima gwange (Lyrics)

Описание к видео Nkwegomba N'omutima gwange (Lyrics)

🎶 "Nkwegomba N'omutima gwange by Catholic Songs Lyrics

Subscribe to catholic song Lyrics👉:https://bit.ly/3ryxWGr
Subscribe and Follow to other channels👉: https://linktr.ee/allstarmusic1

NKWEGOMBA N’OMUTIMA GWANGE LYRICS:
Nkwagala n’omutima gwange
Gwe nkwegomba nyo nze,
Nnegomba okutuuka wooli
Nkwegomba nyo nze (mukama)

*Chorus*
Nkwegomba n’omutima gwange
Mukama wange ondi wala
Nnegomba okubeera naawe,
Nkutuukeko gy’obeera

Nga ettaka eddungi bwerikala awatali mazzi
Mbeera mu kukaaba
Mukudaaga gwe wotoli mukama (mukama)

Nnegomba okukulaba gwe
Nze mpumule omwoyo
Mukama oli mulungi wanjagala,
Wanganza nnyo nze (mukama)

Omukwano gwo nze gunkilira
Obugagga bwensi eno
Era ombera ku mutima wanganza,
Nkwegomba nyo nze (mukama)

Ndaba obuyinza bwo nze n’amanyi,
Mu by’onkolera ebingi
Era nsiima nyo nze mukama wange,
Otenderezebwe nga (mukama)

Nantalemwa ggwe mukama wange
Ontasizza nyo nze
Leero ndi wagumu nze nesiimye
Ompanirira nywedde (mukama)

Ekisa kyo n’obuyinza n’amanyi
Nze mbekola nyo nze
Njakuyimba obulungi n’ekisa kyo
Emirembe n’emirembe (Mukama)

Nkwegomba n’omutima gwange
Mukama wange ondi wala (Mukama wange)
Nnegomba okubeera naawe, (Mbe naawe)
Nkutuukeko gy’obeera (Nkwegomba)

Nkwegomba n’omutima gwange
(Nkwegomba oli wala nyo mukama)
Mukama wange ondi wala
Nnegomba okubeera naawe, (Beere naawe)
Nkutuukeko gy’obeera (Yezu nkwegomba)

Nkwegomba n’omutima gwange
(Nkwegomba, nkwegomba ayi mukama)
Mukama wange ondi wala
Nnegomba okubeera naawe, (mbewamu naawe)
Nkutuukeko gy’obeera (nkwegomba)

Nkwegomba n’omutima gwange
(Nkwegomba nze)
Mukama wange ondi wala
(Ondi wala nyo Yezu wange)
Nnegomba okubeera naawe,
Nkutuukeko gy’obeera

Hey there!
If you have any song requests, and business, feel free to message me.
Want any tracks in Lyrics?
►💌☎️Contact me at [email protected]
#nkwegomba #catholicchurchsong #catholicsongs #catholicsonglyrics #namugerekakatonda #katonda #UGlyrics #Ugandalyrics #catholicsonglyrics

Комментарии

Информация по комментариям в разработке