Zungulu: Munnakatemba Kapere ayagala kuyingira eby'ofuzi?

Описание к видео Zungulu: Munnakatemba Kapere ayagala kuyingira eby'ofuzi?

Wiiki eno n’ewedde, bangi ku bannayuganda babadde balindirira ekinaava mu nteeseganya z’omukago gu TDA oba nga ddala zinaavaamu akalungi, banonno byabasaze era abasinga kati bawandula muliro. Abamu ku baabadde mu nteeseganya zino ate bbo baakomyewo nga banyumya mboozi ya mikira gya nkima ezaakulembedde zinnaazo. Bibadde bikyali bityo newabaawo ayagala okwesimbawo ku bwa Pulezidenti nga ono ajjidde mu kibiina kibiina ki World Animals Inter Party.

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке