Agata Akakiiko ka Gen.Lukyamuzi kakutte abantu 8 Boonoonye ebintu ku ttaka awaaziikibwa Gen.Kasirye

Описание к видео Agata Akakiiko ka Gen.Lukyamuzi kakutte abantu 8 Boonoonye ebintu ku ttaka awaaziikibwa Gen.Kasirye

Akakiiko ka Gen. Moses Lukyamuzi kazinzeeko bakanyama abakulemberwa eyagobwa mu ggye olw’okwonoona ebintu ku ttaka awaaziikibwa omugenzi Gen. Kasirye Ggwanga. ettaka lino lisangibwa Mayirikiti Busujja nga bano basangiddwa bakoomye amayumba g’abakozi n’okugateekera omuliro. Gen. Lukyamuzi agamba baguddemu lukwe lw’abano okwagala okusimula amalaalo g’omugenzi olw’enkaayana z’ettaka.
Don't forget to subscribe to our channel and follow us on the links below:


  / bukeddetv  
  / bukeddetv  

  / bukedde.ug  
  / bukeddeonline  

Agataliikonfuufu 27 09 2024


#BukeddeTV #UgandaTV #UgandaEntertainment #UgandanNews
#LocalTV #BukeddeTVUpdates #UgandanCulture #UgandanMusic
#BukeddeNews #UgandaTelevision #UgandaCelebrities
#AfricanTV #UgandaTalkShows #BukeddeTVClips #UgandanLifestyle
#BukeddeSports #UgandaShowbiz #UgandaDrama #UgandanComedy

Комментарии

Информация по комментариям в разработке