Buka Chimey - Neyiba [Official Video]

Описание к видео Buka Chimey - Neyiba [Official Video]

Watch the full video from Buka Chimey #emPawa100 entry, Neyiba Download & Stream Here:

Through the emPawa Africa initiative, Mr Eazi has selected 100 artists to receive $3000 each to create a music video.

Lyrics:

Ehh
Gwanga mujje
Gwanga mujje
Nze binsobede
Omukyala gwe nakeela okuwowa
Nze andalude

Gwanga Mujje
Gwanga mujje
Brian Beats – Buka Chimey – Bantu Clan

Neyi olila otya mu sowani yange
Okomba otya mu bakuli yange
Ye ate ofumbila otya mu jokoni lyange eehh
Efumbilo lyange

Neyi olila otya mu sowani yange
Okomba otya mu bakuli yange
Ye ate ofumbila otya mu jokoni lyange eehh
Efumbilo lyange

Chair…
Bukya n’epanka
Leero binsobede
Na age ekisajja gampede ahh
Bintabude
Omukyala gwe nakeela okuwowa
Nze andalude…
Mwana muwala muleka waka
Naye ebintu bya akola biswaza na amaaka
Naawe Neyiba!
Ka nkwaase
Ku joogo lyo olina – Kabyase
Nkeela kumakya ogenda ne enkola
Gwe Ssebbo oswamila bali
Nfuluma Oyingila
Bwe ngenda ku safari mbu gwe no’osuula
Wafuuka Ssemaka
Ssebo nkoko nkuulu gwe amaanka
Wafuuka w’amu
Ssebo akabinbi gwe akabala

Neyi olila otya mu sowani yange
Okomba otya mu bakuli yange
Ye ate ofumbila otya mu jokoni lyange eehh
Efumbilo lyange

Neyi olila otya mu sowani yange
Okomba otya mu bakuli yange
Ye ate ofumbila otya mu jokoni lyange eehh
Efumbilo lyange

Na kwagala kuffa
Nga omukwano gwa kechwa
Nga mpalana buli omu oyo eyali aleeta efutwa
N’otandika nga okwekejja
Ebibuuzo binji obye empena
Omukwano kibulamu sitole zali za kunzanyisa
Watandika nga okwekoza
N’oyendanga ne wekaza
Omukwano kibulamu sitole wampa za bigooli
Kati walibade w’edaako
Ebintu by’okola byali bya daako
N’amaaka gange gafeeko
Enjaala gy’onuumya nange nfaako
Mukyala wali badde w’edaako
Ebintu by’okola byali bya daako
Na amaaka gange gafeko
Enjala gy’onumya nange nfaako
Aahhh

Gwe Brian entaamu elila etya mu nva y’ebakuli
Aahhh

Abantu bazibu mu dunia
Neyiba ebintu by’akola bya ki siniya
Nfuluma – Ayingila – Nyingila Afuluma
N’oluusi entamu yange nsanga yakonye daaa…
Ebinyebwa abisekula buli olukede
Ebijanjalo we sitabadeeeee…
Simanyi oba Omwana asebyeyo – Wange?
Naawe simanyi oba okyali kabiite wange?
Kuba ebintu by’okola nze bintamye
Ne ebyalo by’ogaba nze aahh – Bintamye
Ebintu by’okola nze binsinye
Ne ebyalo by’ogaba nze aahh – binsinye

Kankwanikeee
Bali labila okwo (ohh ooo)
Kankunyike Neyiba
Balilabila okwo (ohh ooo)
Kankwanike Ssebo
Balilabila okwo (ohh ooo)
Kankunyike Neyiba
Balilabila okwo

Kankwanikeee
Bali labila okwo (ohh ooo)
Kankunyike Neyiba
Balilabila okwo (ohh ooo)
Kankwanike Ssebo
Balilabila okwo (ohh ooo)
Kankunyike Neyiba
Balilabila okwo

Aaaaaa

Credits: Musolo David, Brian Beats, Ernest Otim & Kenneth Mugabi

Keep up to date here:
http://www.empawaafrica.com/
  / empawaafrica  
  / empawaafrica  

#BukaChimey #Neyiba #emPawa100

Комментарии

Информация по комментариям в разработке