Amasomero agali mu ntobazi:Gibadde miranga nga NEMA emenya agasangibwa e Nabweru

Описание к видео Amasomero agali mu ntobazi:Gibadde miranga nga NEMA emenya agasangibwa e Nabweru

Abazadde b’amasomero mu kitundu ky'e Nabweru ab’ekitongole kya NEMA webamenya ebizimbe bayungudde amaziga bwebayitiddwa bukubirire okunona abaana baabwe oluvannyuma lw’amasomero okuggalawo ebizimbe by'ago bimenyebwe.Kino kiddiridde ab’ekitongole kino okulagira ab’amasomero okwamuka ebitundu by’entobazi nga tebanabamenya ku kifuba nga bwe kikolebwa ku b’amayumba.Ab’essomero lya Bristol Academy School n’erya Gracious Nursery and Primary School beebagondedde ebiragiro ebyo, olwo ne baggalawo olusoma ekikosezza abazadde n’abayizi.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке