E Kabale waliwo omwana addusiddwa mu ddwaliro ng'aboggola ng’embwa

Описание к видео E Kabale waliwo omwana addusiddwa mu ddwaliro ng'aboggola ng’embwa

Waliwo omwana addusiddwa mu ddwaliro ekkulu e Kabale oluvanyuma lw’okutandika okuboggola ng'embwa. Bazadde b'omwana batubuulidde nti omwana yalumwa embwa wiiki bbiri eziyise kyokka nebatakitwala nga kikulu okutuusa lweyabatabukidde. Abakugu mu kujjanjaba ebisolo bagamba omwana ono yakwatiddwa ekirwadde ekiva ku mbwa ekya Rabies nga weyatuukidde okutanika okuboggola kyandiba ekizibu okuwona. Bano bawadde amagezi ku birina okukolebwa omuntu yenna singa aba alumiddwa embwa.


#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке