BOBI WINE E MUKONO :Ekitundu kiwuumye

Описание к видео BOBI WINE E MUKONO :Ekitundu kiwuumye

Ekibiina kya Nationa Unity Platform oba NUP kikoze olukungaana lwakyo olw’emirembe mu munisipaali y’e Mukono.Kino oba olyawo kyawukana ku kusika omuguwa okuze kubaawo wakati w’abannakibiina kino ne Poliisi naddala nga bwekyeyolekera mu bitundu by’eBusoga. Abakulembeze b’ekibiina kibatwalidde kumpi esaawa munaana okuva e Kampala okutuuka e Mukono olwoluseregende lwammotoka lwebabadde nalwo saako abawagizi obwedda ababalindiridde mu makubo .Wabula wabaddewo okusika omuguw aokutonotono ne poliisi bwebagaanyi okuyita olugenda ebutereevu mu kibuga mukono nebabayisa emabbali okutuuka lwebatuuse e Ntawo awakubiddwa olukungaana.




#NTVNews #Akawungeezi

For more news visit http://www.ntv.co.ug
Follow us on Twitter   / ntvuganda  
Like our Facebook page   / ntvuganda  

Комментарии

Информация по комментариям в разработке